Kale Kayihura Kati Alya Butaala

0
843

Kkooti y’amaggye e Makindye ekkirizza okusaba kwa Gen Kale Kayihura okw’okweyimirirwa oluvanyuma lw’okumala ennaku 76 mu nkambi y’amaggye e Makindye.
Alalagiddwa okusasula obukadde bwa siringi za Uganda 10 ezitali za buliwo n’abamweyimiridde abasatu buli omu butaano nga nazo ssi zaabuliwo