Ababaka Baagala Kulaba Bobi Wine ne Banne Abakwatiddwa

0
272

Ababaka ba paalamenti aba NRM bakiwagi nga begatiddwako babaka bannaabwe abavuganya gavumenti bavumiridde ekikolwa ekyokutulugunya babaka bannaabwe abakwatiddwa mu munispali y’e Arua ku balaza lwa wiiki eno. Ababaka ababadde abakabwe ennyo bategezeza bannamawulire ku palamenti olunaku lwa leero nti embeera eyokutulugunya abasibe etyoboola eddembe lyobuntu era baagala palamenti eteeke akazito ku bitongole ebyababade emabega owokutulugunya babaka bannaabwe

More News