Ababaka Basigadde Bayomba kubya Banaabwe Abakwatibwa

0
804

Akulira oludda oluvuganya gavumenti mu paalamenti Betty Aol Ochan nga ali wamu n’ababaka b’oludda oluvuganya gavumenti basabye gavumenti eyimbule omubaka Robert Kyagulanyi n’abantu bona abakwatibwa awatali kakwakulizo nga bagamba nti ebibaddewo eGulu olwaleero byelaze lwatu nti gavumenti terina bujulizi era emisango mijingirire. Baano era bagala omumyuka wa Sipika Jacob oulanya abetondele oluvanyuma lwokwokgera ebitakwatagana olunaku lwaajo bweyagbadde agenze okulaba omubaka nagamba nti ali bubi ate olwakomyewo ku palamenti nategeza nga ababaka bwebali obulungi.