Abagwira Boogedde Ebisongovu ku bya Bobi Wine

0
680

Bbannayuganda mu mawanga agenjawulo olwaleero bakedde kweyiwa kunguuddo nga bawakanya gavumenti yakuno okuggalira omubaka wa Kyadondo East Kyagulanyi Ssentamu. Abekalakaasi balabiddwako wano ku mulirano e Kenya, mu America, Bungereza nawalala Bannayuganda babadde batambula bakutte ebipande saako okulekanira waggulu.