Abalamazi Basitudde Leero, Musabire Nnyo Uganda – Nakibinge

0
433

Jjajja w’obusiraamu Omulangira Dr Kasimu Nakibinge Kakukungulu asabye abalamazi abagenda e Mekka okusabira ensi Uganda okuyita mu kusoomooza kwerimu ate n’okutuukiriza emikolo mu bukulu bwennyini obubatutte. Jajja Nakibinge abadde asiibula abalamzi abawera abagenze ku hijja mu nsi entukuvu okutuukiriza empagi y’obusiraamu eno enkulu. Jjajja w’obusiraamu Omulangira Dr Kasimu Nakibinge Kakukungulu asabye abalamazi abagenda e Mekka okusabira ensi Uganda okuyita mu kusoomooza kwerimu ate n’okutuukiriza emikolo mu bukulu bwennyini obubatutte. Jajja Nakibinge abadde asiibula abalamzi abawera abagenze ku hijja mu nsi entukuvu okutuukiriza empagi y’obusiraamu eno enkulu.