Abasawo Bawabudde Gavumenti ku Mbeera Mbi mu Malwaliro

0
681

Abasawo abeegattira mu mukago gwabwe ogwa Uganda Medical Association (UMA) baagala gavumenti etereeze omutindo gwembeera yebyobulamu muggwanga naddala mu malwaliro ga gavumenti eggwanga lisobole okuggwamu ddukadduka wokwagala okugend aokujjanjabirwa ebweru. Abasawo bagamba nti omutindo gwebyobulamu naddala ebbula lyeddagala mu malwaliro yeeviriddeko bannayuganda okwagala okuddukira ebweru bafune obujjanjabi obumatiza

More News