Ab'e Rubirizi Amazzi Amacaafu Bagawonye

0
360

Abatuze be Mushumba mu disitulikiti y’e Rubirizi balaajana baagala gavumenti ebayambe ebafunire amazzi amayonjo mubanga agaliwo baganywa na nte. Abatuze bagamba nti bamaze ebbanga eriwera nga banywa amazzi amakyafu agava mu nnyanja nga gatandise okubalwaza endwadde eziwera.