Akabenje Katuze Babiri e Matugga

0
201

Abantu babiri beebakakasiddwa nti bafudde oluvannyuma lwa tuleera ebadde yeetisse omwenge ngesimbye ku kkubo okuteguka neyingirira kamunye era abawera nebaddusibwa mu ddwaliro Akabenje kano kabadde kabadde ku luguudo oludda e Luweero mu kifo ekimamyiddwa nga Katalemwa