Ani Yabba Emmundu ku Kayihura?

0
487

Eyali Ssaabaddumizi wa Poliisi ya Uganda Karekayihura kyaddaaki aleteddwa mukkooti nasomerwa emisango esatu kyokka gyonna nagyegaana. Kayihura avunaniddwa omusango kkwokuwamba bannansi be Rwanda nabaza ewaabwe nga tebeyagalidde navunanibwa n’omusango gw’obulagajjavu okwo saako okugaba ebyobukulwanyisa bya majje mungeri eyekyeyonere.