Ani Yatulugunyizza Abasibe mu Kkomera?

0
276

Akakiiko akalwannirizi ke Ddembe mugwanga aka Uganda Human rights commisiion kabakanye dda n’eddimu eryokunonyereza kubantu nandiki abakuumaddembe abagambibwa nti baatulugunyiza abamu kubasibe ababadde basibibwa ne Bob Wine e Gulu. Omuwandiisi w’akakiiko kano Patrick Nyakana agambye nti baafunyedda okwemulugunya okuva mu bantu abenjawulo omuli n’omubaka wa Jinja East, Paul Mwiru nti babadde batulugunyizi ekintu ekimenya amateeka.