Bakyanoonyereza Ku Kutta Kaweesi

0
443

Omulamuzi wa kkooti ye Nakawa ow’eddaala erisooka Noah Sajjabi alemereddwa okugoba omusango gw’abantu e 15 abavunaanibwa ogw’okuta eyali omwogezi wa poliisi ya Uganda, AIGP Andrew Felix Kaweesi. Sajjabi ategeezezza nti tekitasoboka kugoba musango guno kuba ne fayiro yaagwo tetukanga mu kkooti gyalamula.