Balooya ba Bobi Bazzeeyo mu Kakiiko

0
941

Bannamateeka b’omubaka Robert Kyagulanyi baddukidde mu kakiiko akalwanirira eddembe ly’obuntu aka Human rights Commission nga bagala kaggye bunnambiro omubaka ono mu mikono gy’amagye.
Bino webiggyidde nga president Museveni yawandiise ebbaluwa ng’awakanya ebigambibwa nti omubaka Robert Kyagulanyi ali mu mbeera mbi.