Bassentebe Balayidde ‘Solome Sweya"

0
257

Okulayira kwa bassentebe b’ebyalo mu town council y’eKyengera n’egombolola y’e Nsangi mu District y’e Wakiso oluzungu lubasibye enkalu nebadda mu Luganda ng’ebigambo bigaanye okwatuka mu Lungereza.
Mayor w’e Kyengera Abdul Kiyimba alabye ebintu bikalubye n’asaba
Badru Kigozi alondesa, akkirize balayire mu Luganda.