Besigye Avuddemu Omwasi ku Bobi Wine

0
901

Col. Dr.Kizza Besigye Ne loodimeeya Ssalongo Erias Lukwago kyaddaaki bavuddemu omwasi bwebategeezezza nti emisango egyateekeddwa ku Bobi Wine n’ababaka abalala mipaatiike Besigye ategeezezza nti buno bukodyo bwa Museveni kyokka ate bukodyo bukadde nnyo.

More News