Crested Cranes ne Hippos Bayolekedde Burundi

0
354

Tiimu y’eggwanga eya baakazi Crested Cranes n’eyabaana abali wansi w’emyaka 20 Hippos olunaku lw’enkya zaakugenda e Burundi okwetaba mu mizannyo gy’obuvanjuba bwa Africa gi East African community games. Olwalero tiimu zino zitendekedwa ku kisawe kya KCCA FC e lugogo.