Ebya Bobi Wine Bangi Babiteesezzaako

0
787

Omubaka wa Kyaddondo East, Robert Kyagulanyi Ssentamu eyeyita Bobi Wine, olunaku lw’enkya waakusimbibwa mu kkooti y’amagye mu kibuga Gulu awerennembe n’omusango gw’okusangibwa n’emmundu.
Omumyuka wa Ssabaminisita asooka, Munnamagye Gen. Moses Ali, ategeezezza nti ababaka abalala abaakwatiddwa mu Arua bbo baakuwoleza mu kkooti ya bulijjo, era mu kibuga Arua.