Ekitongole Ky'omutindo Kyogedde, Byemuyita Feeke Bikyali Nkumu

0
764

Ekitongole ekivunanyizibwa ku mutindo ekya UNBs kigumizza bannayufanda nga bwekikendeezezza ku bungi bwebintu ebitatuukana na mulembe ebiri ku katale ka Uganda nga wadde omuwendo guno gukyali wagggulu naye essubi ddene nti bikendedde nnyo. Abakola ku mutindo bagamba ebijingirire bino bisse okuva kwebyo 70 nebidda ku 54 ku buli kikumi nga kino kiwa essuubi