Ekyoto: Wamma Okuzaala kwa Bbeeyi?

0
795

Essanyu ly’omuzadde yenna kwekukalaba ng’abaana be bakula bulungi beyagaza era nga tebajjula. Abantu bangi enaku zino bwobagamba okuzaala akubuuza kimu nti mbulidwa ze ndya ate neseeko omugugu omulala,? abaffe kikwetagiisa kweteekateeka otya okuzaala ku mulembe guno?