‘Kabineeti ya Bobi’ Esitukiddemu'

0
650

Bannabyabufuzi abegattira mu kisinde kya People Power ekikulemberwa Bob Wine batadde gavumenti obukwakulizo bwebagaala esse munkola bweba eyagala egwanga okutebenkera mu kiseeera kino. Bano era basabye ebitongole byamawanga okukoma okwogera obwogezi ku kiri mu Uganda wabula naye bibeeko kyebikola bwebatyo nebabako amagezi gebabiwa.