KCCA FC Ekubye Nyamityobora goolo 4-0

0
266

KCCA FC yesozze oluzannya lw’akamalirizo mu kikopo kya FUFA super 8 bwekubye Nyamityobora goolo 4-0 kumaka gabwe e lugogo. Wabula ebya tiimu ya sports club villa byo nikyali bibi.