Lukwago ne Barbie Balabye ku Kyagulanyi

0
808

Eggye lya UPDF ligambye nti lyabadde terisobola kuggula ku mubaka Robert Kyagulanyi musango gwa kulya nsi lukwe kuba teririna bujulizi bumuluma mu musango ogw. Olwaleero abantu ab’olubatu omubadde mukyala we, Barbie ne loodi meeya wa Kampala ssaako ssenteb w’akakiiko k’eddembe ly’obuntu beebakkiriziddwa okulaba ku mubaka wa Kyaddondo east Robert KYagulanyi mu nkambi y’amagye gyakuumibwa e Makindye.