Male Mabirizi Azzeeyo mu Kkooti N’ebitabo

0
845

Kkooti etaputa ssemateeka ekkiriza okusaba kwa munnamateeka Male Mabiriizi mwawakanyiza okuwozesa abantu baabulijo mu kkooti ya magye kwosa nokujawo abuwayiro obwayosibwa palimenti mu 2015 kwani alina okugenda ku kkooti eno gyayise akakiiko . Mabiriizi akakasa nti parlimenti okuyisa amateeka gano nga ekyusa semateeka ,obuwayiro 119G,119 H ne 160 bakikola mubukyamu.bwatyo ayagala abantu bona abawenemba nmisango mu kkoti yamagye bateebwe.