Minisita Gen. Elly Tumwine Alabudde Abaagala Obuyinza

0
699

Ensangi zino zino ekiri ku mimwa gy’abavubuka abangi bakiyita People Power era bangi bagamba nti ebyokubagamba nti bebakulembeze be nkya tebakyayagala kubiwulira kuba bebakulembeeze ba leero era munabwe abasinga gwebamanyi nga Bobi wine abawadde ebavu nti kisoboka. Wabula abakadde abali mu Gavumenti banakekeza enyago bagamba nti bano bewage nga balekamu Miinisita w’ensonga z’ebyobutebenkevu Gen. Elly Tumwine, abavubuka akabatemye nti batte ku bigere kuba singa bagezaako okuleeta obujagalalo nabo bebaagala okusindiikiriza baakwerwanako ate balemere nawo. .