Museveni Ayise Ababaka ba NRM

0
333

Pulezidenti Yoweri Museveni era nga ye Ssentebe w’ekibiina kya NRM mu ggwanga ayise bukubirire akabondo k’ababaka ba paalamenti aba NRM mu maka g’obukulembeze e Ntebe nga ensonga ebatwala babadde tebannamanya nsonga ebatwala ekipayoppayo. Abamu batugambye nti omukulembeze wakunnyonnyola ababaka ebikwata ku byokwerinda by’eggwanga nga bwebiyimiridde oluvanyuma lwa wiiki enamba nga bannauuganda bogerera gavumenti ebisongovu oluvanyuma lwokukwata omubaka Robert kyagulanyi ne banne abeeyimiriddwa olwaleero.