Okusitula Obulamuzi

0
551

Gavumenti egenda kusima ebinnya ebiwanvu mu makuumiro geebisoro agenjawulo nookuteekako ssengenge ng’omu ku kaweefube wookutangira ebisolo okugenda mu bantu. Minisita Godffrey Kiwanda Ssuubi yaalangiridde bino mu kutongoza bannamukadde abagenda okutende ba musaayi muto okukuuma obutonde n’okukuuma ebisoro.