Omubaka Francis Zzaake ali mu Mbeera Mbi

0
770

Omubaka w’ekibuga ky’e Mityana mu Parliament Franzis Zaake aleeteddwa mu ddwaliro e Rubaga mu kiro ekikesezza olwaleero nga taasulewo taasiibwo yali kumimwa.
Okusiizira kubabaka ba parliament ne bannabyabufuzi abenjawulo ne puliida we, Zzaake yaleteddwa magye nga busaasaana era NBS w’etuukiddeyo nga embeera yabwerinde wabula akulira oludda oluvuganya government mu parliament ne lord meeya wa Kampala bwebatuuse,Bannamawulire nebakirizibwa okuyingiira