Omulamizi Asalawo ku Mmande ku Musango Gwa Bobi Wine

0
731

Bwetaabwe ntaanya, omubaka wa Kyaddondo East, Robert Kyagulanyi eyasindikiddwa ku alimanda olunaku lw’eggulo, waakulabika mu kkooti enkulu e Gulu ku mande ya week ejja n’abalala 32 baavunaanibwa nabo ogw’okulya munsi olukwe balabe oba omulamuzi abakkiriza okweyimirirwa. Puliida w’ababawabirwa, Tonny Kitara agambye nti omubaka Kyagulanyi naye yagatiddwa ku lukalala lwa basibe banne bebaali baasabira edda okweyimirirwa.