Omusango Gwa Togikwakato Gwogeza Abantu

0
631

Omwogezi wa gavumenti Ofwono Opondo atangaazizza ku bbaluwa ya pulezidenti Museveni gyeyawandiise olunaku lweggulo nga yeemulugunya ku nsala y’omusango gwe mbale nga mweno emyaka omusanvu ababaka gyebaali baagala okweyongeza gyagaaniddwa. Mu bbaluwa ya pulezidenti museveni gyeyawandiise olunaku lweggulo, omukulu yagugumbudde nnyo abalamuzi beyategeezezza nti mu nsal YAABWE BEERABIRA Ensonga nebatandika okwekwasa obuntu ntu mbu mateeka