Owa NBS Jamila Mulindwa Bamukubye Empeta

0
1730

Libadde sannyu ggyereere ku kasozi Namirembe ng’omukozi wa NBS abadde amanyiddwa nga Jamila Mulindwa agattiddwa mu bufumbo obutukuvu ne munne Nelson Nuwaha owa NTV. Bagatiddwa Rev. Cannon Magala Musiiwuufu.