Paalimenti Ddala Esaana Eggalwe?

0
782

Ekibinja ky’ababaka ba palamenti nga bakulembedwamu omubaka w’e lwemiyaga Theodore Ssekikubo baanukudde pulezidenti Museveni ku byokuggala paalimenti nga bagamba byeyayogera byayongera okutiisa eggwanga. Ababaka bagamba baakukuuka ejjembe ssinga wabaawo okutiisatiisa kwonna kubnga eno si ye paalimenti esoose mu Uganda