Saabasajja Akooye Okusirika, Auddemu Omwasi

0
448

Ssaabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi II leero yegatiddwako abagenyi be okuva e bule nebweya okujaguza amatikkira ge agomulundi 25. Kabaka mu kwogerakwe yeekokkodde obulyake mu bitongole ebyenjawulo nga buno bwebulemesezza enkulaakulana ya Uganda