Ssentebe we Kibiina kya FDC Waswa Birigwa Ayanukudde Abavumirira Enkyukakyuka

0
965

Ssentebe we kibiina kya FDC Waswa Birigwa ayanukudde abavumirira enkyukakyuka ezakoleddwa mu bukulembeze bw’ekibiina mu Paalamenti nti baddembe okunonya ekibanja awalala bwebaba nga tebasobola kukiririza munkyukakyuka kuba FDC ssi kkomera nti bagya kuvunanibwa nga bafulumye.