Teri Kusonyiwa ba Bobi Wine – Museveni

0
1181

PulezidentI Yoweri Kaguta Museveni aweze okuvunaana ababaka bonna abagambibwa okwenyigira mu mivuyo egyetobese mu kalulu ka Arua. Nga ayogera ku kalulu akakagwa mu baluwa gyawandise, omukulu ategezezza nti okutiisatiisa abalonzi n’okubba obululu ebyetobese mu kalulu kano birina okunyonyerezebwako’ Wabula agava ku kibete kye kibiina, enkayaana mu bukulembeze bw’ekibiina kya NRM yekalunsambulira w’ekiggwo kyekibiina mu Arua