Uganda Weeri Esanyusa – Museveni

0
423

Pulezidenti museveni agumizza bannayuganda ngebyenfuna by’eggwanga ye lyakulembera lino bwebikulira ku sipida gyotolabanga naddala bwoba otunuulidde engeri bamusigansimbi gyebongedde okweyiwa kuno.
Museveni leero alambudde ekkolero lya Saaci Technologies erikola n’okupanga ebyamasnnyalaze nga paasi ne ttivi n’ebirala.