Ssentebe Katono Akube Abacayina Nate

0
662

Ssentebe wa district ye wakiso Matia Lwanga Bwanika avudde mu mbeera e kasanje gyagenze okulaba abantu abagambibwa okusima omusenyu mu ngeri emmenya amateeka mu Nyanja nalubaale. Bwanika abadde awerekeddwako abakulembeze okuva mu district ye wakiso kata ebifuba bimubugume n’omu ku bakozi ba kampuni basanze mu kifo kino era gy’ebigweredde nga berangidde ebisongovu.