Abavubuka ba NRM Bagiwabiide mu Mbuga

0
867

Abavubuka ba NRM bakubye Ssentebe wabwe Museveni mu mbuga n’ekibiina kya NRM nga bamulanga okummenya amateeka gekibiina kyabwe. Bano olwaleero baddukidde mu kkooti etaputa Ssemateeka nga bagaala eddemu etapute amateeka ga NRM naddala akawayiiro pulezidenti kweyasinziira okwelondera abakullembeze beekibiina .