Kyagulannyi Waakutandikira Weyakoma

0
817

Omubaka wa Kyadondo East Robert Kyagulanya atandise okukuba ku matu era nga olwaleero asobodde okkwogerako eri bannamawulire okwetolooola ensi yonna n’abawagizibe nga asinziira mu America gyajanjabirwa. Ono nga ali wamu ne munnamateekawe agambye nti mwetegefu okudda okwaboobwe atandikire weyakoma.