Omulema Eyatemwako Okugulu Addukiriddwa

0
1080

Oluvanyuma lw’okulaga amawulire nga eyali omulwanyi namigge Godfrey Musisi omutuze we kikweeke mugombolola ye Wakyato nga abonaabona okukira ekyokutale wakati mu mumirembe gyeyalwanilira, abazira kisa abenjawulo babitademu engato okumudukilira ave mu mbeera gyalimu.
Wabula Bano olumukubyeko emmunye nebeyongera okwenyamira era nabasaba bekikwatako okulowoza kube barwana nabo okusinga okubasuula ettale kyoka nga bali nabo munsiko.