Abazungu Babogodde Kubya Ba Bobi Wine

0
1010

Olukiiko lw’amawanga ga Bulaaya luwadde Gavt ya kuno amagezi gavumenti ya kuno eggye mangu omubaka Kyagulanyi emisango egimuvunaanwa gyeruyise emijingirire. Mu kiwandiiko kyabwe era olukiiko lutadde ku nninga ebitongole bya Uganda ebikuuma ddembe okukomya okutulugunya n’okutimpula bannansi ssaako okukozesa amasasi okugumbulula ab’ekalakaasi.