Gavumenti Ereese Amateeka Amakakkali ku Mikkutu Gy'essimu

0
903

Gavumenti eyisiza obukwakuliza obukakali kumikuttu gyempuliziganya ejagala okukolera mu Uganda nga muno mwemuli n’okuguza banyuganda emigabo mu kampunizaabwe. Bino byasanguzidwa minister wa ICT Frank Tumwebaze bwabade ayanjulira banamawulire, olukiiko olufuzi olwabaminisita byebakiliziganyizaako eggulo.