Abapaakinga Emmotoka Beecanze

0
697

Abakozi ba kampuni esolooza ebidduka mu Kampala eya Multiplex bakedde kwekumamu muliro ne bagaana okukwata ku mulimu gwonna nga bawakanya ekya bakama baabwe obutabawa kyamisana. Abasajja bano n’abakazi abasiiba bakunganya ensimbi ku mmotoka zonna ezisimba ku nguudo za Kampala balumiriza nti bamaze omwezi mulamba nga tebalya kyamisana