Baminisita ba Uganda Mwaddawa?

0
791

Ababaka ba palamenti bambalidde ba minisiita ba gavumenti okubalemesa okukoola emirimu nga baano babalamye entuula za palamenti emirundi Mingi. Ababaka baano batisiza nga webagenda Okuwaliribwa okuleta ekiteso ekibagoba nga basinzira ku ku kawayilo ka101 (8) mu mateeka agabafuga.