Aba FDC Mbu Muntu Baamulaba Ng’alimu Engeri

0
900

Bamusaayimuto b’ekkbiina kya FDC, balangidde eyaliko president w’ekibiina kino eyakyabulidde Gen Mugisha Muntu okutambuliza ekibiina kyabwe mu bulimba ekiseera kyokka weyakukulemberera. Abavubuka bano basinzidde ku woofiisi yaabwe mu Kampala ne bagamba nti tebasuubira nti okugenda kwa Muntu kugenda kukosa ekibiina kyabwe.