Ababaka Tebamatidde Okwogera Kwa Pulezidenti Museveni

0
276

Ababaka ba paalamenti bakubye ebituli mu kwogera kwa pulezidenti nga bagamba nti tekwawadde Bannayuganda ssuubi mu kumalawo ekitta bantu eky’emmundu ekyeyongedde.
Wabula bo bannaabwe aba NRM bagambye nti kwabaddemu omuzinzi.