Abaferera Ku Kompyuta Babaguddemu

0
736

Obutakkaanya wakati wa minisita w’ebyettaka Betty Amongin no omubaka wa Palaamenti owa Nakaseke south Luttamaguzi Ssemakula bweyongedde nga entabwe eva ku kugobaganya batuuze abawere mu district ye Nakaseke ku ttaka. Omubaka Luttamaguzi atuuse n’okugaana minister Amongin okuddamu ekibuuzo kyabuziza ekikwata ku byettaka mu palamenti nga agamba nti minister ono naye yomu kwaabo abanonyerezezebwaako.