Abanyarwanda Baagala Ekifo mu Bwakabaka Bwa Buganda

0
1024

Abanyalwanda abawangalira kuno nga beegattira mu kibiina kyabwe ekya Uganda Banyarwanda Cultural Development Association (UMUBANO) bagala obwakabaka bwa Buganda bubaddize ekifo kyabwe eky’obumyuka bwa sipiika bwolukiiko nga ekifo kino kyalimu ko omunyarwanda kati omugenzi Higro semajege Abannyalwanda bano okusaba kwabwe eri beene bakutisse Katikkiro wa Buganda gwebasisinkanye mu ngeri eyenjawulo ku bulange e Mmengo nga ne katikkiro bano abasuubizza okutwala okusaba kwabwe butereevu eri Kabaka