Abasenze Balemesa Obujjanjabi

0
310

Wabaluseewo obutakkaanya mu bakumebeze e Masaka ku nsonga y’abantu abesenza ku ttaka ly’e dwaliro ekkulu ely’e Masaka nga abamu bawagira okusengulwa kw’abatuuze abasoba mu 500 ate kisobozese eddwaliro okugaziyizibwa ate abamu nga bakiwakanya Abamu ku batuuze bagamba ettaka elibagobaganyizibwako bamazeeko emyaka egisoba mu kale nga singa gavumenti tesooka kubalaga wakudda tebagenda tebagenda kuseguka kuba kwebazaliddwa.