Abategeka Ebivvulu Balabudde Bebe Cool

0
330

Abakulira abategessi bebivulu bagamba nti omuyimbi Bebe Cool bwaba alina ebivulu byabadde ategese mu kiseera kino Poliisi ebayambeko esooke ebiyimirize kulw’obulamu bw’omuntu waabwe.
Mukwogerako ne NBS akulira ekibiina ekigatta bano amanyiddwa nga Abtex agamba nti ebyatuuse ku Bebe Cool mu kivulu ekyabadde e Lugogo byetaaga nakumwongeera bukuumi.