Abatuuze Bagaanye Okusengula Abafu

0
830

Omulimu gw’okuzimba ekisaawe kye nnyonyi e Hoima gulabika gugaanye oluvannyuma lw’abantu abaali abatuuze ku ttaka lino okugaana okusengulamu amalaalo gaabwe nga bagamba nti baaliyirirwa ensimbi ntono nnyo. Enteekateeka y’e kisaawe kino okutandika okugwako ennyonyi mu mwaka gwa 2021 eyinza obutatuukirira.