Abavubuka ba Ghetto Balinze Mukama Waabwe Bobi Wine

0
747

Abavubuka b’e Kamwokya eyakazibwako erya Ghetto beesunga kweyiwa ku kisaawe ky’enyonyi e Ntebe okwaniriza omubaka wa Kyadondo East Robert Kyagulanyi Sentemu asuubirwa okudda eka olunaku lw’enkya ng’ava mu America gyabadde ajjanjabirwa. Abavubuka bano bagamba Bobi Wine ategeeza kinene mubulamu bwabwe nga okuddakwe kabonero kabuwanguzi mu bulamu n’ebirooto byabwe. Kayonga Paul akedde kutalaaga Ghetto era bino bya jeeyo

More News